Add parallel Print Page Options

(A)Malayika wa Mukama yeebungulula abo abatya Mukama,
    n’abawonya.

Read full chapter

22 (A)Katonda wange yatumye malayika we, n’aziba emimwa gy’empologoma zireme okunkolako akabi kubanga nasangiddwa nga sirina musango mu maaso ge. Ate ne mu maaso go sirina musango, ayi kabaka.”

Read full chapter

19 (A)Naye mu kiro, malayika wa Mukama n’ajja n’aggulawo enzigi z’ekkomera n’abafulumya,

Read full chapter

15 (A)Ne bw’anzita, mu ye mwe nnina essuubi,
    ddala ddala nditwala ensonga zange mu maaso ge.

Read full chapter

Zabbuli ya Dawudi.

26 (A)Onnejjeereze, Ayi Mukama,
    kubanga obulamu bwange tebuliiko kya kunenyezebwa;
nneesiga ggwe, Ayi Mukama,
    nga sibuusabuusa.

Read full chapter

12 (A)Ayi Mukama ow’Eggye
    alina omukisa omuntu akwesiga.

Read full chapter

(A)Naye alina omukisa omusajja oyo eyeesiga Mukama,
    nga Mukama ly’essuubi lye.

Read full chapter

18 (A)Naye ne bwe kitaabe bwe kityo, twagala okimanye, ayi kabaka nga tetugenda kuweereza bakatonda bo, newaakubadde okusinza ekifaananyi ekya zaabu kye wabumbisa.”

Read full chapter