Add parallel Print Page Options

24 (A)Mu kifo ky’akaloosa walibaawo kuwunya kivundu,
    awandibadde enkoba ennungi wabeewo biguwa,
n’awaali enviiri ennongoose obulungi wabeewo kiwalaata,
    mu kifo ky’engoye babeere mu nziina,
    n’awaali obulungi waddewo obulambe.

Read full chapter

15 (A)Bwe munaayimusanga emikono gyammwe musabe
    nnaabakwekanga amaaso gange,
era ne bwe munaasabanga ennyo
    siiwulirenga
kubanga emikono gyammwe gisaabaanye omusaayi.

Read full chapter

(A)Aliba n’omwoyo ogw’okusala ensonga mu bwenkanya
    oyo atuula n’asala emisango,
Aliba nsibuko ya maanyi
    eri abo abawoza olutabaalo ku wankaaki.

Read full chapter

31 (A)N’omusajja ow’amaanyi alifuuka ng’enfuuzi,
    n’omulimu gwe ng’akasasi akavudde ku lyanda,
era byombi biriggiira wamu
    so tewaliba azikiza omuliro ogwo.”

Read full chapter

11 (A)“Nze mbabatiza na mazzi okutuuka ku kwenenya, naye waliwo omulala ajja, oyo ye ansinga amaanyi era sisaanira na kukwata ngatto ze, oyo alibabatiza ne Mwoyo Mutukuvu n’omuliro.

Read full chapter