Add parallel Print Page Options

Ennyumba ya Dawudi

(A)Bano be baana Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni:

Omuggulanda ye yali Amunoni gwe yazaala mu Akinoamu Omuyezuleeri;

owookubiri ye yali Danyeri gwe yazaala mu Abbigayiri Omukalumeeri;

(B)owookusatu ye yali Abusaalomu gwe yazaala mu Maaka muwala wa Talumaayi kabaka w’e Gesuli;

n’owookuna ye yali Adoniya gwe yazaala mu Kaggisi.

Owookutaano ye yali Sefatiya, gwe yazaala mu Abitali

n’ow’omukaaga nga ye Isuleyamu gwe yazaala mu Egula.

(C)Bano omukaaga Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni, gye yafugira emyaka musanvu n’emyezi mukaaga.

Dawudi yafugira mu Yerusaalemi emyaka amakumi asatu mu esatu, (D)era bano be baana be yazaalira eyo:

Simeeyi, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani be yazaala mu Besusebba muwala wa Amiyeeri.

N’abalala baali Ibukali, ne Erisaama, ne Erifereti, ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya, ne Erisaama, ne Eriyada, ne Erifereti, bonna awamu mwenda.

(E)Bano bonna be baali batabani ba Dawudi, obutabala batabani be abalala aba bazaana be. Tamali ye yali mwannyinaabwe.

Olulyo lwa Sulemaani

10 (F)Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu,

ne Abiya nga ye mutabani wa Lekobowaamu,

ne Asa nga ye mutabani wa Abiya,

ne Yekosafaati nga ye mutabani wa Asa,

11 (G)ne Yolaamu nga ye mutabani wa Yekosafaati,

ne Akaziya nga ye mutabani wa Yolaamu,

ne Yowaasi nga ye mutabani wa Akaziya,

12 (H)Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi,

ne Azaliya nga ye mutabani wa Amaziya,

ne Yosamu nga ye mutabani wa Azaliya.

13 (I)Akazi yali mutabani wa Yosamu,

ne Keezeekiya nga ye mutabani wa Akazi,

ne Manase nga ye mutabani wa Keezeekiya.

14 (J)Amoni yali mutabani wa Manase,

ne Yosiya nga ye mutabani wa Amoni.

15 (K)Batabani ba Yosiya baali

Yokanaani omuggulanda,

ne Yekoyakimu ye yali owookubiri,

ne Zeddekiya nga wa wakusatu,

ne Sallumu nga wakuna.

16 (L)Batabani ba Yekoyakimu baali

Yekoniya

ne Zeddekiya.

Olulyo Olulangira Oluvannyuma lw’Okuva mu Buwaŋŋanguse

17 (M)Abaddirira mu lulyo lwa Yekoniya omuwambe be ba:

Seyalutyeri mutabani we, 18 (N)ne Malukiramu, ne Pedaya, ne Senazzali, ne Yekamiya, ne Kosama ne Nedabiya.

19 (O)Batabani ba Pedaya baali

Zerubbaberi ne Simeeyi.

Batabani ba Zerubbaberi baali

Mesullamu ne Kananiya,

ne Seronisi nga ye mwannyinaabwe. 20 N’abalala abataano be yazaala baali Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya ne Yusubukesedi.

21 Batabani ba Kananiya baali

Peratiya ne Yesukaya, ne mutabani wa Yesukaya nga ye Lefaya, ne mutabani wa Lefaya nga ye Alunani, ne mutabani wa Alumani nga ye Obadiya, ne mutabani wa Obadiya nga ye Sekaniya.

22 (P)Ab’olulyo lwa Sekaniya baali

Semaaya mutabani we, ng’abazzukulu be ba Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati. Abazzukulu bonna awamu baali mukaaga.

23 Batabani ba Neyaliya baali

Eriwenayi, ne Kizukiya, ne Azulikamu, be baana basatu bonna awamu.

24 Batabani ba Eriwenayi baali

Kodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanaani, ne Deraya ne Anami, be baana musanvu.

The Sons of David(A)(B)

These were the sons of David(C) born to him in Hebron:

The firstborn was Amnon the son of Ahinoam(D) of Jezreel;(E)

the second, Daniel the son of Abigail(F) of Carmel;

the third, Absalom the son of Maakah daughter of Talmai king of Geshur;

the fourth, Adonijah(G) the son of Haggith;

the fifth, Shephatiah the son of Abital;

and the sixth, Ithream, by his wife Eglah.

These six were born to David in Hebron,(H) where he reigned seven years and six months.(I)

David reigned in Jerusalem thirty-three years, and these were the children born to him there:

Shammua,[a] Shobab, Nathan and Solomon. These four were by Bathsheba[b](J) daughter of Ammiel. There were also Ibhar, Elishua,[c] Eliphelet, Nogah, Nepheg, Japhia, Elishama, Eliada and Eliphelet—nine in all. All these were the sons of David, besides his sons by his concubines. And Tamar(K) was their sister.(L)

The Kings of Judah

10 Solomon’s son was Rehoboam,(M)

Abijah(N) his son,

Asa(O) his son,

Jehoshaphat(P) his son,

11 Jehoram[d](Q) his son,

Ahaziah(R) his son,

Joash(S) his son,

12 Amaziah(T) his son,

Azariah(U) his son,

Jotham(V) his son,

13 Ahaz(W) his son,

Hezekiah(X) his son,

Manasseh(Y) his son,

14 Amon(Z) his son,

Josiah(AA) his son.

15 The sons of Josiah:

Johanan the firstborn,

Jehoiakim(AB) the second son,

Zedekiah(AC) the third,

Shallum(AD) the fourth.

16 The successors of Jehoiakim:

Jehoiachin[e](AE) his son,

and Zedekiah.(AF)

The Royal Line After the Exile

17 The descendants of Jehoiachin the captive:

Shealtiel(AG) his son, 18 Malkiram, Pedaiah, Shenazzar,(AH) Jekamiah, Hoshama and Nedabiah.(AI)

19 The sons of Pedaiah:

Zerubbabel(AJ) and Shimei.

The sons of Zerubbabel:

Meshullam and Hananiah.

Shelomith was their sister.

20 There were also five others:

Hashubah, Ohel, Berekiah, Hasadiah and Jushab-Hesed.

21 The descendants of Hananiah:

Pelatiah and Jeshaiah, and the sons of Rephaiah, of Arnan, of Obadiah and of Shekaniah.

22 The descendants of Shekaniah:

Shemaiah and his sons:

Hattush,(AK) Igal, Bariah, Neariah and Shaphat—six in all.

23 The sons of Neariah:

Elioenai, Hizkiah and Azrikam—three in all.

24 The sons of Elioenai:

Hodaviah, Eliashib, Pelaiah, Akkub, Johanan, Delaiah and Anani—seven in all.

Footnotes

  1. 1 Chronicles 3:5 Hebrew Shimea, a variant of Shammua
  2. 1 Chronicles 3:5 One Hebrew manuscript and Vulgate (see also Septuagint and 2 Samuel 11:3); most Hebrew manuscripts Bathshua
  3. 1 Chronicles 3:6 Two Hebrew manuscripts (see also 2 Samuel 5:15 and 1 Chron. 14:5); most Hebrew manuscripts Elishama
  4. 1 Chronicles 3:11 Hebrew Joram, a variant of Jehoram
  5. 1 Chronicles 3:16 Hebrew Jeconiah, a variant of Jehoiachin; also in verse 17