Add parallel Print Page Options

(A)Awo Yekoyakimu n’afa, mutabani we Yekoyakini n’amusikira okuba kabaka.

Read full chapter

Yekoyakini Kabaka wa Yuda

(A)Yekoyakini we yafuukira kabaka yalina emyaka kkumi na munaana, era n’afugira mu Yerusaalemi okumala emyezi esatu. Nnyina erinnya lye yali Nekusita muwala wa Erunasani ow’e Yerusaalemi.

Read full chapter

11 (A)Yosiya n’azaala Yekoniya ne baganda be mu kiseera eky’okutwalibwa e Babulooni.

Read full chapter

Zeddekiya, Kabaka wa Yuda

18 (A)Zeddekiya we yafuukira kabaka yalina emyaka amakumi abiri mu gumu, era n’afugira mu Yerusaalemi emyaka kkumi na gumu. Nnyina erinnya lye yali Kamutali muwala wa Yeremiya ow’e Libuna.

Read full chapter