Add parallel Print Page Options

(A)Ensozi nga tezinnabaawo,
    n’ensi yonna nga tonnagitonda;
    okuva ku ntandikwa okutuusa ku nkomerero y’emirembe gyonna, ggwe Katonda.

Read full chapter

12 (A)Bw’aba alina ky’aggya ku muntu, ani ayinza okumuziyiza?
    Ani ayinza okumubuuza nti kiki ky’okola?

Read full chapter

27 (A)Kubanga Mukama Katonda ow’Eggye ye yateesa, kale ani ayinza okukijjulula?
    Omukono gwe gugoloddwa, kale ani ayinza okuguzzaayo?

Read full chapter