Add parallel Print Page Options

Ng’enjuba yeewanise, Katonda n’alyoka alagira embuyaga ey’Ebuvanjuba ey’olubugumu okufuuwa Yona, omusana ne gumwokya nnyo mu mutwe okutuusa lwe yazirika. N’ayagala afe. N’ayogera nti, “Okufa kusinga okuba omulamu.”

Read full chapter

When the sun rose, God provided a scorching east wind, and the sun blazed on Jonah’s head so that he grew faint. He wanted to die,(A) and said, “It would be better for me to die than to live.”

Read full chapter

55 Ate empewo bw’ekunta ng’eva ku bukiikaddyo, mugamba nti, ‘Leero akasana kajja kwaka nnyo,’ era bwe kiba.

Read full chapter

55 And when the south wind blows, you say, ‘It’s going to be hot,’ and it is.

Read full chapter

11 (A)Kubanga enjuba bw’evaayo n’eyaka n’ebbugumu lyayo eringi, omuddo gukala n’ekimuli kyagwo ne kiwotoka ne kigwa, n’obulungi bw’endabika yaakyo ne buggwaawo; n’omugagga bw’atyo bw’aliggwaawo, ng’ali mu mirimu gye.

Read full chapter

11 For the sun rises with scorching heat(A) and withers(B) the plant; its blossom falls and its beauty is destroyed.(C) In the same way, the rich will fade away even while they go about their business.

Read full chapter