Add parallel Print Page Options

(A)Omutima gwange gulinnyirirwa ng’omuddo, era guwotose;
    neerabira n’okulya emmere yange.

Read full chapter

11 (A)Ennaku zange ziri ng’ekisiikirize ky’olweggulo nga buziba;
    mpotoka ng’omuddo.

Read full chapter

(A)Ne mpulira eddoboozi nga ligamba nti,
    “Yogera mu ddoboozi ery’omwanguka.”

Ne ŋŋamba nti, “Nnaayogera ki?” Ne linziramu nti, gamba nti,
    “Abantu bonna bali nga muddo, n’obulungi bwabwe bumala ennaku ntono ng’ebimuli eby’omu nnimiro.
(B)Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,
    omukka gwa Mukama bwe gugufuuwako.
    Mazima abantu muddo.
(C)Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,
    naye ekigambo kya Katonda waffe kibeerera emirembe gyonna.”

Read full chapter