Yobu 19:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)mumanye nga Katonda ankoze bubi
era anzingizza mu kitimba kye.
Yobu 19:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Lwaki munjigga nga Katonda bw’anjigga?
Omubiri gwe mufunye tegumala?
Yobu 16:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Katonda annumba n’obusungu bwe n’anjuzaayuza,
annumira emba;
omulabe wange antunuulira nkaliriza n’amaaso ge agafumita.
Yobu 16:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Annumba, emirundi n’emirundi,
n’anfubutukirako ng’omulwanyi omuzira.
Yobu 10:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Kikusanyusa okunnyigiriza,
okunyooma omulimu gw’emikono gyo,
n’owagira emirimu gy’abakozi b’ebibi?
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.