Add parallel Print Page Options

22 (A)Byonna kye kimu, kyenva ŋŋamba nti,
    Azikiriza bonna abataliiko musango awamu n’abakozi b’ebibi.

Read full chapter

15 (A)Olimpita nange ndikuyitaba;
    olyegomba ekitonde emikono gyo kye gyatonda.

Read full chapter

(A)Mukama alituukiriza ebyo by’anteekeddeteekedde;
    kubanga okwagala kwo, Ayi Mukama, kubeerera emirembe gyonna.
    Tolekulira ebyo bye watonda.

Read full chapter

(A)Ate ng’era, Ayi Mukama Katonda, ggwe Kitaffe.
    Ffe tuli bbumba, ggwe mubumbi,
    ffe ffenna tuli mulimu gwa mikono gyo.

Read full chapter

16 Naye obugagga bwabwe tebuli mu mikono gyabwe,
    noolwekyo amagezi g’abakozi b’ebibi ganneewunyisa.

Read full chapter

18 (A)Ate nga ye, ye yajjuza ennyumba zaabwe ebintu ebirungi,
    noolwekyo neewuunya nnyo amagezi g’abakozi b’ebibi.

Read full chapter