Add parallel Print Page Options

21 (A)n’agamba nti,

“Nazaalibwa sirina kantu
    era bwe ntyo bwe ndiddayo.
Mukama ye yawa era Mukama y’aggyeewo,
    erinnya lya Mukama Katonda lyebazibwe.”

Read full chapter

17 (A)kubanga bw’alifa taliiko ky’alitwala, wadde n’ekitiibwa kye tekirigenda naye.

Read full chapter

(A)Kubanga tetulina kye twajja nakyo mu nsi, era tetuliiko kye tuliggyamu nga tuvaamu.

Read full chapter

(A)Omuntu afuna ki mu byonna by’akola,
    mu byonna ebimukooya wansi w’enjuba?

Read full chapter