Add parallel Print Page Options

21 (A)n’agamba nti,

“Nazaalibwa sirina kantu
    era bwe ntyo bwe ndiddayo.
Mukama ye yawa era Mukama y’aggyeewo,
    erinnya lya Mukama Katonda lyebazibwe.”

Read full chapter

15 (A)Omuntu nga bwe yava mu lubuto lwa nnyina n’ajja mu nsi nga talina kintu,
    bw’atyo bw’aliddayo nga mwereere ng’ava mu nsi.
Tewali ky’aggya mu mirimu gye,
    wadde kyayinza okugenda nakyo mu mukono gwe.

Read full chapter