Add parallel Print Page Options

38 Abantu baakyo bonna bawuluguma ng’empologoma ento,
    bavuumira wamu ng’abaana b’empologoma.

Read full chapter

(A)Abakungu baakyo mpologoma eziwuluguma,
    era n’abalamuzi baakyo misege gya kiro,
    bakirimululu abatafissaawo kantu.

Read full chapter

(A)Wuliriza ebiwoobe by’abasumba,
    amalundiro gaabwe amalungi gazikirizibbwa.
Wuliriza okuwuluguma kw’empologoma.
    Omuddo omulungi oguli ku Yoludaani guzikirizibbwa.

Read full chapter

(A)Mmutuma okulumba eggwanga eritatya Mukama,
    era mmusindika eri abantu abansunguwazizza,
abanyage, ababbire ddala,
    n’okubasambirira abasambirire ng’ebitoomi eby’omu nguudo.

Read full chapter

24 (A)Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi,
    oba omuwambe omutuukirivu okuwona omutabaazi?

25 (B)Naye bw’ati bw’ayogera Mukama:

“N’oyo eyawambibwa omutabaazi alisumululwa ateebwe,
    n’omunyago guggyibwe ku mulabe wo,
kubanga ndiyomba n’oyo ayomba naawe,
    era ndirokola mponye abaana bo.

Read full chapter

22 (A)Naye bano, bantu be,
    ababbibwa ne banyagibwa bonna
    ne basibibwa mu binnya oba abasibibwa mu makomera.
Bafuuka munyago
    nga tewali n’omu abanunula,
bafuuliddwa abanyage
    nga tewali n’omu agamba nti, “Bateebwe baddeyo.”

Read full chapter

(A)Ng’empologoma bw’ebeera n’ensolo endala ez’omu nsiko,
    abantu abaasigalawo aba Yakobo balibeera mu mawanga mangi agabeetoolodde;
ate era ng’empologoma ento mu bisibo by’endiga,
    bw’egenda n’eyitamu n’etaagulataagula
    ne wataba n’omu aziwonya.

Read full chapter