Add parallel Print Page Options

54 (A)Emyaka omusanvu egy’enjala ne gitandika nga Yusufu bwe yayogera. Enjala n’egwa n’ebuna mu nsi zonna, kyokka yo mu Misiri nga emmere mweri.

Read full chapter

54 and the seven years of famine(A) began,(B) just as Joseph had said. There was famine in all the other lands, but in the whole land of Egypt there was food.

Read full chapter

26 (A)Bwe ndikendeeza ku bungi bw’emmere yammwe, olwo abakazi ekkumi banaabafumbiranga emmere yammwe mu ntamu emu, era buli omu banaamupimirangako akatole katono. Munaalyanga, naye temukkutenga.

Read full chapter

26 When I cut off your supply of bread,(A) ten women will be able to bake your bread in one oven, and they will dole out the bread by weight. You will eat, but you will not be satisfied.

Read full chapter

Yerusaalemi ne Yuda Bisalirwa Omusango

(A)Laba kaakano, Mukama,
    Mukama Katonda ow’Eggye,
aggya ku Yerusaalemi ne ku Yuda
    ekibeesiguza ne kwe banyweredde,
ekibeesiguza kyonna k’ebeere mmere, ka gabe mazzi.

Read full chapter

Judgment on Jerusalem and Judah

See now, the Lord,
    the Lord Almighty,
is about to take from Jerusalem and Judah
    both supply and support:(A)
all supplies of food(B) and all supplies of water,(C)

Read full chapter

16 (A)N’oluvannyuma n’aŋŋamba nti, “Omwana w’omuntu, ndisalako emmere eri mu Yerusaalemi. Abantu balirya emmere engere mu kutya, ne banywa amazzi amapime mu kutya,

Read full chapter

16 He then said to me: “Son of man, I am about to cut off(A) the food supply in Jerusalem. The people will eat rationed food in anxiety and drink rationed water in despair,(B)

Read full chapter