Add parallel Print Page Options

(A)Mukama n’agamba Musa nti, “Serengeta, kubanga abantu bo be waggya mu nsi ey’e Misiri boonoonye; (B)bavudde mangu mu kkubo lye nabalagira; beekoledde ennyana ensaanuuse ne bagisinza, ne bagireetera ebiweebwayo, ne boogera nti, ‘Bano be bakatonda bo, ggwe Isirayiri, abaakuggya mu nsi y’e Misiri!’ ”

(C)Mukama n’agamba Musa nti, “Abantu bano mbalabye, era ndabye nga bakakanyavu. 10 (D)Kale, kaakano ndeka obusungu bwange bubabuubuukireko, mbazikirize; kyokka ggwe ndikufuula eggwanga ekkulu.”

Read full chapter

Then the Lord said to Moses, “Go down, because your people, whom you brought up out of Egypt,(A) have become corrupt.(B) They have been quick to turn away(C) from what I commanded them and have made themselves an idol(D) cast in the shape of a calf.(E) They have bowed down to it and sacrificed(F) to it and have said, ‘These are your gods, Israel, who brought you up out of Egypt.’(G)

“I have seen these people,” the Lord said to Moses, “and they are a stiff-necked(H) people. 10 Now leave me alone(I) so that my anger may burn against them and that I may destroy(J) them. Then I will make you into a great nation.”(K)

Read full chapter

19 (A)Bwe baali e Kolebu ne beekolera ennyana;
    ne basinza ekifaananyi ekyo kye baakola mu byuma bye baasaanuusa.

Read full chapter

19 At Horeb they made a calf(A)
    and worshiped an idol cast from metal.

Read full chapter