Add parallel Print Page Options

29 Musa n’agamba nti, “Batabani ba Gaadi ne batabani ba Lewubeeni, buli musajja eyeetegese okutabaala mu maaso ga Mukama Katonda, bwe balisomoka nammwe Yoludaani, n’ensi eri mu maaso gammwe n’ewangulwa, kale mubawanga ensi ya Gireyaadi okubeera omugabo gw’obutaka bwabwe.

Read full chapter

29 He said to them, “If the Gadites and Reubenites, every man armed for battle, cross over the Jordan with you before the Lord, then when the land is subdued before you,(A) you must give them the land of Gilead as their possession.(B)

Read full chapter

33 (A)Awo Musa n’abagabira, abaana ba Gaadi n’abaana ba Lewubeeni, n’ekitundu ky’ekika kya Manase mutabani wa Yusufu, obwakabaka bwa Sikoni kabaka w’Abamoli, n’obwakabaka bwa Ogi kabaka w’e Basani, n’abawa ensi n’ebibuga byamu, n’amatwale gaayo n’ebibuga byamu ebigyetoolodde.

Read full chapter

33 Then Moses gave to the Gadites,(A) the Reubenites and the half-tribe of Manasseh(B) son of Joseph the kingdom of Sihon king of the Amorites(C) and the kingdom of Og king of Bashan(D)—the whole land with its cities and the territory around them.(E)

Read full chapter

Ensi Ebuvanjuba bwa Yoludaani

(A)Ekitundu ekirala ekya Manase, n’Abalewubeeni n’Abagaadi ne baweebwa omugabo gwabwe, Musa bwe yabawa emitala wa Yoludaani ku luuyi olw’ebuvanjuba nga Musa omuweereza wa Mukama bwe yabagabira.

Read full chapter

Division of the Land East of the Jordan

The other half of Manasseh,[a] the Reubenites and the Gadites had received the inheritance that Moses had given them east of the Jordan, as he, the servant of the Lord, had assigned(A) it to them.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Joshua 13:8 Hebrew With it (that is, with the other half of Manasseh)