Add parallel Print Page Options

18 (A)Olunaku olwo nga lutuuse, Mukama Katonda alikoowoola ensowera eri mu bifo eby’ewala eby’emigga egy’e Misiri, n’enjuki eri mu nsi y’e Bwasuli.

Read full chapter

(A)Ddala ndibawonya
    ne mbakuŋŋaanya.
Ddala ndibanunula,
    baddeyo babeere bangi nga bwe baabanga.

Read full chapter

49 (A)Mukama alikuleetera eggwanga eririva ewala ennyo, ku nkomerero y’ensi, ne likulumba, nga likukkako ng’empungu bw’eva waggulu n’ekka n’amaanyi ku nsi; liriba eggwanga ng’olulimi lwalyo tolutegeera.

Read full chapter

(A)Bava wala mu nsi ezeewala ennya
    okuva ku nkomerero y’eggulu.
Mu busungu bwe Mukama Katonda aleese ebyokulwanyisa
    eby’okuzikiriza ensi yonna.

Read full chapter

(A)Mmwe mwenna abantu abali mu nsi,
    mmwe ababeera ku nsi,
bendera lweriwanikibwa ku nsozi,
    muligiraba,
era ekkondeere bwe lirifuuyibwa,
    muliriwulira.

Read full chapter