Add parallel Print Page Options

26 (A)Era aliyimusiza eggwanga eriri ewala bbendera,
    alibakoowoola ng’asinziira ku nkomerero y’ensi,
era laba,
    balyanguwako okujja.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 5:26 Abalirumba baliba Basuuli.

22 (A)Ndifuula ab’enju ya Dawudi omuddu wange n’Abaleevi abaweereza mu maaso gange okwala ng’emmunyeenye ez’oku ggulu ezitabalika era abatabalika ng’omusenyu gw’okulubalama lw’ennyanja ogutapimika.’ ”

Read full chapter

11 (A)Ndyaza abantu n’ensolo, era abantu balyeyongera n’ensolo ne zeeyongera. Ndibazzaayo mu bifo byammwe eby’edda, era ndibakolera ebirungi ebisingawo ku bye nabakolera, mulyoke mumanye nga nze Mukama.

Read full chapter