Add parallel Print Page Options

21 (A)Naye mu Mwaka gwa Jjubiri ennimiro eyo bw’eneeteebwanga, eneebanga ntukuvu eri Mukama, ng’ennimiro eyawongebwa ewa Mukama; eneebanga ya kabona.

Read full chapter

21 When the field is released in the Jubilee,(A) it will become holy,(B) like a field devoted to the Lord;(C) it will become priestly property.

Read full chapter

(A)Ku biweebwayo byonna ebitukuvu ennyo ebitayokeddwa mu muliro kunaabangako ebibyo. Omugabo gwo ne batabani bo gunaavanga ku birabo ebitukuvu ennyo abaana ba Isirayiri bye banandeeteranga: ebiweebwayo eby’emmere y’empeke oba ebiweebwayo olw’ekibi, oba ebiweebwayo olw’omusango.

Read full chapter

You are to have the part of the most holy offerings(A) that is kept from the fire. From all the gifts they bring me as most holy offerings, whether grain(B) or sin[a](C) or guilt offerings,(D) that part belongs to you and your sons.

Read full chapter

Footnotes

  1. Numbers 18:9 Or purification

14 (A)“Buli kintu kyonna mu Isirayiri ekiweereddwayo ddala ne kiwongebwa eri Mukama kinaabanga kikyo.

Read full chapter

14 “Everything in Israel that is devoted[a] to the Lord(A) is yours.

Read full chapter

Footnotes

  1. Numbers 18:14 The Hebrew term refers to the irrevocable giving over of things or persons to the Lord.