Add parallel Print Page Options

(A)Awo Musa n’agamba Alooni, ne Eriyazaali ne Isamaali, batabani ba Alooni, nti, “Mmwe temusumulula nviiri zammwe okuzita ne zireebeeta era temuyuza byambalo byammwe nga mukungubaga, kubanga muyinza okufa, n’obusungu bwa Mukama Katonda buyinza okubuubuukira abantu bonna. Naye baganda bammwe, ye nnyumba yonna eya Isirayiri, babakaabire abo Mukama Katonda b’azikirizza n’omuliro.

Read full chapter

17 (A)Osindanga mu kasirise naye tokungubagiranga mufu. Ekiremba ku mutwe gwo okinywezanga, era osigalanga oyambadde engatto zo; tobikkanga wansi w’amaaso go wadde okulya emmere ey’omulumbe.”

Read full chapter

22 (A)Mulikola nga nze bwe nkoze, so temulibikka wansi w’amaaso gammwe newaakubadde okulya emmere ey’omulumbe.

Read full chapter

(A)Abalabi baliswazibwa
    n’abalaguzi bakwatibwe ensonyi.
Bonna balibikka amaaso gaabwe
    kubanga Katonda tabaanukula.”

Read full chapter

(A)“ ‘Omuntu yenna bw’anaakwatanga ku kintu ekitali kirongoofu, gamba omulambo gw’ensolo ey’omu nsiko etali nnongoofu, oba ku mulambo gw’ente etali nnongoofu, oba ku mirambo gy’ebiramu ebyekulula ebitali birongoofu, ne bw’anaabanga takitegedde, anaabanga afuuse atali mulongoofu, era anaabanga azzizza omusango.

Read full chapter

15 (A)Abantu baabagobaganya nga boogera nti, “Muveewo, mmwe abatali balongoofu!
    Muviireewo ddala, so temutukwatako!”
Bwe baafuuka emmombooze,
    amawanga gabagobaganya nga boogera nti,
    “Tebakyasaana kubeera wano.”

Read full chapter

12 (A)Awo bwe yayingira mu kabuga akamu, abasajja kkumi nga bonna bagenge ne bajja okumusisinkana. Ne bayimirira walako

Read full chapter