Add parallel Print Page Options

40 (A)Baamujeemeranga nnyo bwe baali mu ddungu;
    ne banakuwaza nnyo omutima gwe.

Read full chapter

11 (A)Tongoba w’oli,
    era tonzigyako Mwoyo wo Omutukuvu.

Read full chapter

51 (A)“Mmwe abalina ensingo enkakanyavu, abatakomolebwanga mu mutima wadde amatu, muwakanya Mwoyo Mutukuvu bulijjo; era bajjajjammwe nga bwe baali, nammwe bwe mutyo bwe muli.

Read full chapter

30 (A)Era temunakuwazanga Mwoyo Mutukuvu wa Katonda, eyabateekako akabonero akalaga nga mwanunulibwa.

Read full chapter

40 (A)Mukama kyeyava asunguwalira abantu be,
    n’akyawa ezzadde lye.

Read full chapter