Add parallel Print Page Options

Mukomye okuyimusa ejjembe lyammwe eri eggulu
    n’okwogera nga muduula.

Read full chapter

10 (A)Mukama ayogera nti, Ababi ndibamalamu amaanyi,
    naye abatuukirivu nnaabongeranga amaanyi.

Read full chapter

11 (A)Lwaki totuyambye n’omukono gwo ogwa ddyo?
    Kiki ekikukuumisa omukono gwo ogwa ddyo mu kifuba kyo?

Read full chapter

25 (A)Kyeyava abafukako obusungu bwe obubuubuuka
    n’obulumi bw’entalo.
Beebungululwa ennimi z’omuliro naye tebaategeera.
    Gwabookya naye ne batakissaako mwoyo.

Read full chapter

(A)‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda wa Isirayiri nti, Nnaatera okuboolekeza ebyokulwanyisa byammwe ebiri mu mikono gyammwe bye mukozesa okulwanyisa kabaka w’e Babulooni n’Abakaludaaya ababazinze ne beetooloola ebweru wa bbugwe w’ekibuga kyammwe. Nzija kubakuŋŋaanyiza munda mu kibuga kino. (B)Nze kennyini nzija kubalwanyisa n’omukono gwange ogw’amaanyi, ogugoloddwa mu busungu, n’ekiruyi n’obukambwe obungi.

Read full chapter

14 (A)Nzija kubabonereza ng’ebikolwa byammwe bwe biri,
    era ndikoleeza omuliro mu kibira kyammwe,
gwokye byonna ebikyetoolodde,’ ”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter