Add parallel Print Page Options

(A)ggwe, eyakola ensozi n’obuyinza bwo,
    n’ozinyweza n’amaanyi go,

Read full chapter

28 (A)Waliwo Katonda ow’omu ggulu annyonnyola abantu ebitategeerekeka. Abikkulidde Kabaka Nebukadduneeza ebigenda okubaawo mu nnaku ez’enkomerero. Ekirooto n’okwolesebwa bye wafuna nga weebase bye bino.

Read full chapter

(A)Mulabe, Mukama ajja ng’ava mu ggulu ku ntebe ye
    ng’akka ku nsi ng’atambulira ku nsozi waggulu.

Read full chapter

(A)Omununuzi waffe Mukama Katonda ow’Eggye lye linnya lye,
    ye Mutukuvu wa Isirayiri.

Read full chapter

(A)Oyo eyakola ettendo eriri mu mmunyeenye ezaaka ng’ebizungirizi
    era afuula ekisiikirize okubeera enkya
    era akyusa obudde ne buva mu kitangaala ne bufuuka ekiro,
ayita amazzi g’omu nnyanja
    ne gafukirira ensi ng’enkuba,
    Mukama lye linnya lye.

Read full chapter

27 (A)Kyendiva mbawaŋŋangusa okusukka Ddamasiko,”
    bw’ayogera Mukama, ayitibwa Katonda Ayinzabyonna.

Read full chapter

(A)oyo eyazimba olubiri lwe olulungi ennyo mu ggulu,
    omusingi gwalwo ne gubeera ku nsi,
ayita amazzi g’ennyanja,
    n’agayiwa wansi ku lukalu,
    Mukama lye linnya lye.

Read full chapter