Add parallel Print Page Options

(A)Obadde mukambwe nnyo eri abantu bo;
    tuli nga b’owadde omwenge omungi ne gututagaza.

Read full chapter

33 (A)Zikusanze ggwe omuzikiriza
    ggwe atazikirizibwanga.
Zikusanze ggwe alya olukwe mu balala,
    ggwe, gwe batalyangamu lukwe,
bw’olirekaraawo okuzikiriza,
    olizikirizibwa.
Bw’olirekeraawo okulya mu balala olukwe,
    balikulyamu olukwe.

Read full chapter

(A)Eramu ayambalidde omufuko gw’obusaale,
    n’atwala n’abavuzi b’amagaali ge n’embalaasi,
    Kiri[a] asabuukulula engabo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 22:6 Kiri Kifo ekisangibwa mu Bwasuli

Obubaka ku Eramu

34 (A)Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku Eramu, nga Zeddekiya kabaka wa Yuda kyajje alye obwakabaka.

Read full chapter