Add parallel Print Page Options

(A)Laba, Katonda ye mubeezi wange,
    Mukama ye mukuumi wange.

Read full chapter

(A)Neesiga ggwe, Ayi Mukama, tondeka kuswala mu maaso g’abalabe bange. Tobaganya kumpangula.

Read full chapter

(A)Era essuubi teritukwasa nsonyi kubanga Katonda atuwadde Mwoyo Mutukuvu ajjuza emitima gyaffe okwagala kwe.

Read full chapter

33 (A)nga bwe kyawandiikibwa nti,

“Laba, nteeka mu Sayuuni ejjinja eryesittalwako[a]
    n’olwazi olulibasuula.
    Oyo amukkiriza taliswazibwa.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:33 Ejjinja eryesittalwako ye Kristo.