Add parallel Print Page Options

15 (A)Bw’obanga mu buzibu,
    nnaakuwonyanga, naawe onongulumizanga.”

Read full chapter

(A)Omwoyo gwange gukuyaayaanira mu kiro,
    omwoyo gwange gukunoonyeza ddala.
Bw’osalira ensi omusango,
    abantu b’ensi bayiga obutuukirivu.

Read full chapter

16 (A)Mukama Katonda, bajja gy’oli mu nnaku yaabwe,
    bwe wabakangavvula,
    tebaasobola na kukusaba mu kaama.

Read full chapter

13 (A)“Naye bw’owaayo omutima gwo gy’ali,
    n’ogolola emikono gyo gy’ali,

Read full chapter

35 (A)Batabani be bonna ne bawala be ne bagenda gy’ali okumusanyusa, kyokka ye n’atakkiriza kusanyusibwa. N’agamba nti, “Nedda, ndikka emagombe nga nkyakungubagira omwana wange Yusufu.” Bw’atyo Yakobo n’akungubagira nnyo Yusufu.

Read full chapter