Add parallel Print Page Options

14 (A)“Owangayo ssaddaaka ey’okwebaza eri Katonda;
    era otuukirizanga obweyamo bwo eri oyo Ali Waggulu Ennyo.

Read full chapter

14 “Sacrifice thank offerings(A) to God,
    fulfill your vows(B) to the Most High,(C)

Read full chapter

(A)Bwe weeyamanga obweyamo eri Katonda tolwanga kubutuukiriza, kubanga tasanyukira basirusiru. Tuukirizanga obweyamo bwo. (B)Obuteyama kisinga okweyama n’ototuukiriza kye weeyamye.

Read full chapter

When you make a vow to God, do not delay to fulfill it.(A) He has no pleasure in fools; fulfill your vow.(B) It is better not to make a vow than to make one and not fulfill it.(C)

Read full chapter

23 (A)Bangi ne baleetera Mukama ebirabo e Yerusaalemi, ne Keezeekiya kabaka wa Yuda n’afuna ebirabo eby’omuwendo omungi. N’okuva ku lunaku olwo n’aweebwa ekitiibwa kinene mu mawanga gonna.

Read full chapter

23 Many brought offerings to Jerusalem for the Lord and valuable gifts(A) for Hezekiah king of Judah. From then on he was highly regarded by all the nations.

Read full chapter

29 (A)Bakabaka balikuleetera ebirabo
    olwa Yeekaalu yo eri mu Yerusaalemi.

Read full chapter

29 Because of your temple at Jerusalem
    kings will bring you gifts.(A)

Read full chapter