Add parallel Print Page Options

Nga bwe bantega omutego nga siriiko kye mbakoze,
    ne bansimira n’ekinnya mu kkubo lyange awatali nsonga,

Read full chapter

20 (A)Ebikolwa ebirungi binaasasulwanga na bikolwa ebibi?
    Bansimidde obunnya.
Ojjukire nga nayimirira mu maaso go
    ne nkaaba ku lwabwe,
    nga nsaba olekeraawo okubasunguwalira.

Read full chapter

22 (A)Leka okukaaba kuwulirwe nga kuva mu nnyumba zaabwe,
    bwe banaalumbibwa ne bazindibwa embagirawo,
kubanga bansimidde ekinnya bankwate
    era bateze ebigere byange emitego.

Read full chapter