Add parallel Print Page Options

(A)Oyo alina omutima omulongoofu, nga n’emikono gye mirongoofu;
    atasinza bakatonda abalala,
    era atalayirira bwereere.

Read full chapter

The one who has clean hands(A) and a pure heart,(B)
    who does not trust in an idol(C)
    or swear by a false god.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. Psalm 24:4 Or swear falsely

(A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “Ndikomawo mu Sayuuni, ndibeera wakati mu Yerusaalemi era Yerusaalemi kiriyitibwa ekibuga ekyesigwa, olusozi olwa Mukama ow’Eggye, Olusozi Olutukuvu.”

Read full chapter

This is what the Lord says: “I will return(A) to Zion(B) and dwell in Jerusalem.(C) Then Jerusalem will be called the Faithful City,(D) and the mountain(E) of the Lord Almighty will be called the Holy Mountain.(F)

Read full chapter

16 (A)Bino bye bintu bye munaakolanga: buli muntu ayogerenga bya mazima ne muntu munne, musalenga emisango mu bwenkanya mu mpya zammwe;

Read full chapter

16 These are the things you are to do: Speak the truth(A) to each other, and render true and sound judgment(B) in your courts;(C)

Read full chapter

25 (A)Mulekeraawo okulimba, mwogerenga amazima buli muntu ne munne, kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.

Read full chapter

25 Therefore each of you must put off falsehood and speak truthfully(A) to your neighbor, for we are all members of one body.(B)

Read full chapter