Add parallel Print Page Options

(A)Mukama lwe lwazi lwange, ky’ekigo kyange ekigumu era ye mununuzi wange,
    ye Katonda wange era lwe lwazi lwange mwe neekweka;
    ye ngabo yange era ye mulokozi wange ow’amaanyi, era kye kigo kyange ekinywevu.

Read full chapter

(A)Ayi Katonda, Amaanyi gange, nnaakwesiganga
    era nnaakutenderezanga, kubanga ggwe kigo kyange ekinywevu.

Read full chapter