Add parallel Print Page Options

25 (A)Gibyoni ne Laama ne Beerosi,

Read full chapter

11 (A)Awo kabaka Kiramu ow’e Ttuulo n’atuma ababaka ne batwala emivule, ne bagenda, n’abazimbi b’amayinja, n’ababazzi eri Dawudi okumuzimbira olubiri.

Read full chapter

(A)Ne bagenda ku kigo eky’e Ttuulo ne mu bibuga byonna eby’Abakiivi[a] n’eby’Abakanani, ne bakomekkereza omulimu gwabwe e Beeruseba mu bukiikaddyo obwa Yuda.

Read full chapter

Footnotes

  1. 24:7 Abakiivi n’Abakanani be baabeeranga mu nsi y’e Kanani, Abayisirayiri nga tebannagitwala.

Obunnabbi Obukwata ku Tuulo

23 (A)Obunnabbi obukwata ku Tuulo:

Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi,
    kubanga Tuulo kizikirizibbwa
    ne mutasigala nnyumba newaakubadde ebyombo we biyinza okugobera.
Ekigambo kyababikulirwa
    okuva mu nsi ya Kittimu.

Read full chapter

22 (A)bakabaka bonna ab’e Tuulo ne Sidoni, bakabaka ab’oku lubalama ng’osomose ennyanja;

Read full chapter

(A)“Omwana w’omuntu, kubanga Ttuulo yakuba mu ngalo n’ayogera ku Yerusaalemi nti, ‘Otyo! Omulyango ogw’amawanga gumenyeddwa, era n’enzigi zinzigguliddwa kaakano nga bw’afuuse amatongo, ndigaggawala,’

Read full chapter

31 (A)Aseri teyagoba bantu abaabeeranga mu Akko yadde ab’omu Sidoni n’ab’omu Alaba n’ab’omu Akuzibu n’ab’omu Keruba n’ab’omu Afiki yadde ab’omu Lekobu,

Read full chapter