Add parallel Print Page Options

Ensi ya Lewubeeni

15 Musa yagabira ekika ky’abaana ba Lewubeeni ng’enju zaabwe bwe zaali:

16 (A)Ensalo yaabwe ng’eva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g’ekiwonvu eky’Alunoni, n’ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n’olusenyi lwonna oluliraanye Medeba, 17 (B)ne Kesuboni, n’ebibuga byakyo byonna ebiri mu lusenyi, ne Diboni ne Bamosi Baali, ne Besubaalumyoni; 18 (C)ne Yakazi, ne Kedemosi, ne Mefaasi; 19 (D)ne Kiriyasayimu, ne Sibuma, ne Zeresusakali ku lusozi olw’Ekiwonvu, 20 (E)ne Besupyoli ne Pisuga awayambukirwa ku lusozi, ne Besu Yesimosi, 21 (F)n’ebibuga byonna eby’omu lusenyi, n’obwakabaka bwonna obwa Sikoni kabaka w’Abamoli, eyafugira mu Kesuboni, Musa gwe yawangula awamu n’abaami abaali bafuga ab’e Midiyaani, eri ne Lekemu, ne Zuuli, ne Kuli ne Leba, n’abalangira ba Sikoni abaabeeranga mu nsi.

Read full chapter

15 This is what Moses had given to the tribe of Reuben, according to its clans:

16 The territory from Aroer(A) on the rim of the Arnon Gorge, and from the town in the middle of the gorge, and the whole plateau past Medeba(B) 17 to Heshbon and all its towns on the plateau,(C) including Dibon,(D) Bamoth Baal,(E) Beth Baal Meon,(F) 18 Jahaz,(G) Kedemoth,(H) Mephaath,(I) 19 Kiriathaim,(J) Sibmah,(K) Zereth Shahar on the hill in the valley, 20 Beth Peor,(L) the slopes of Pisgah, and Beth Jeshimoth— 21 all the towns on the plateau(M) and the entire realm of Sihon king of the Amorites, who ruled at Heshbon. Moses had defeated him and the Midianite chiefs,(N) Evi, Rekem, Zur, Hur and Reba(O)—princes allied with Sihon—who lived in that country.

Read full chapter