Add parallel Print Page Options

(A)N’atumya Abakanani ebuvanjuba n’ebugwanjuba, n’Abamoli, n’Abakiiti n’Abaperezi, n’Abayebusi mu nsi ey’ensozi, n’Abakiivi wansi wa Kerumooni mu nsi ey’e Mizupa.

Read full chapter

17 (A)Awo abaana ba Amoni ne basiisira mu Gireyaadi, n’abaana ba Isirayiri nabo ne basiisira mu Mizupa.

Read full chapter

Abayisirayiri Balwana n’Ababenyamini

20 (A)Awo abaana ba Isirayiri bonna okuva ku Ddaani okutuuka ku Beeruseba wamu n’ensi ya Gireyaadi ne bakuŋŋaana mu maaso ga Mukama e Mizupa, nga bali omuntu omu.

Read full chapter

17 (A)Samwiri n’ayita abantu ba Isirayiri bakuŋŋaanire eri Mukama e Mizupa[a].

Read full chapter

Footnotes

  1. 10:17 Mizupa kye kifo abantu gye baasisinkananga okuteesa ku nsonga enkulu (Bal 20:1; 21:1)