Add parallel Print Page Options

19 (A)Era guno gwe musango nti: Omusana guzze mu nsi, kyokka abantu ne baagala ekizikiza okusinga omusana, kubanga ebikolwa byabwe bibi. 20 (B)Buli akola ebibi akyawa Omusana era tajja eri musana, ebikolwa bye bireme okumanyibwa.

Read full chapter

20 (A)Zibasanze abo abayita ekibi ekirungi
    n’ekirungi ekibi,
abafuula ekizikiza okuba ekitangaala,
    n’ekitangaala okuba ekizikiza,
abafuula ekikaawa okuba ekiwoomerera
    n’ekiwoomerera okuba ekikaawa.

Read full chapter