Add parallel Print Page Options

20 (A)“Nkukaabirira nti, Ayi Katonda, naye toddamu;
    nnyimirira, naye ontunuulira butunuulizi.

Read full chapter

20 “I cry out to you,(A) God, but you do not answer;(B)
    I stand up, but you merely look at me.

Read full chapter

24 (A)Ensi yaweebwayo mu mukono gw’abakozi b’ebibi.
    Abikka ku maaso g’abagiramula.
    Bw’aba nga si Mukama, kale ani?

Read full chapter

24 When a land falls into the hands of the wicked,(A)
    he blindfolds its judges.(B)
    If it is not he, then who is it?(C)

Read full chapter

Kaabakuuku yeemulugunya olw’Obutali Bwenkanya

(A)Ayi Mukama, ndituusa ddi okukukaabirira
    naye nga tompuliriza?
Lwaki nkukaabirira nti, “Ebikolwa eby’obukambwe bimpitiriddeko,”
    naye n’otonnyamba?
(B)Lwaki ondaga obutali bwenkanya
    era lwaki ogumiikiriza obukyamu?
Kubanga okuzikiriza n’ebikolwa eby’obukambwe biri mu maaso gange,
    empaka n’ennyombo byeyongede.
(C)Amateeka kyegavudde gatagonderwa
    era n’obwenkanya ne butakolebwa.
Ababi be basinga abatuukirivu obungi era babeebunguludde,
    n’obwenkanya ne bulinnyirirwa.

Read full chapter

Habakkuk’s Complaint

How long,(A) Lord, must I call for help,
    but you do not listen?(B)
Or cry out to you, “Violence!”
    but you do not save?(C)
Why do you make me look at injustice?
    Why do you tolerate(D) wrongdoing?(E)
Destruction and violence(F) are before me;
    there is strife,(G) and conflict abounds.
Therefore the law(H) is paralyzed,
    and justice never prevails.
The wicked hem in the righteous,
    so that justice(I) is perverted.(J)

Read full chapter