Add parallel Print Page Options

13     (A)abakubi b’obusaale banneetoolodde.
Awatali kusaasira, afumita ensigo zange,
    omususa gwange ne guyiika ku ttaka.

Read full chapter

12 (A)Yanaanuula omutego gwe,
    n’anteekawo okuba ssabbaawa ey’obusaale bwe.

13 (B)Yafumita omutima gwange
    n’obusaale okuva mu mufuko gwe.

Read full chapter

16 (A)“Omwana w’omuntu, luliba lumu oliba oli awo ne nkuggyako ekyo amaaso go kye gasinga okwegomba, naye tokungubaganga newaakubadde okukuba ebiwoobe newaakubadde okukaaba.

Read full chapter

25 (A)“Ate ggwe, omwana w’omuntu, olunaku lwe ndibaggyako ekigo kyabwe, n’essanyu lyabwe n’ekitiibwa kyabwe, n’okwegomba okw’amaaso gaabwe, n’okwegomba okw’emitima gyabwe, ne batabani baabwe ne bawala baabwe,

Read full chapter

25 (A)Kyeyava abafukako obusungu bwe obubuubuuka
    n’obulumi bw’entalo.
Beebungululwa ennimi z’omuliro naye tebaategeera.
    Gwabookya naye ne batakissaako mwoyo.

Read full chapter

20 (A)Noolwekyo bw’atyo bw’ayogera Mukama nti, “Laba obusungu bwange n’ekiruyi kyange bijja kufukibwa ku kifo kino, ku bantu ne ku nsolo, ku miti egy’omu ttale era ne ku bibala eby’omu ttaka; bujja kubuubuuka era tebujja kukoma.”

Read full chapter