Add parallel Print Page Options

18 (A)Bakabaka abaggyako enjegere ze beesiba ebiwato byabwe,
    n’abasibamu obukete.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 12:18 Obukete bwe bugoye bwokka abaddu abawambe bwe bakkirizibwanga okwambala.

(A)Zirumba n’amaanyi ng’eggye ery’abalwanyi,
    ne ziwalampa ebisenge ng’abajaasi.
Zikumbira mu nnyiriri zaazo nga zitereera bulungi
    awatali kuwaba n’akamu.
Tezirinnyaganako,
    buli emu ekumbira mu kkubo lyayo.
Ziwaguza mu buli kyakulwanyisa kyonna,
    ne watabaawo kisobola kuziziyiza.

Read full chapter