Add parallel Print Page Options

(A)“Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola.
    Ate kaakano onookyuka okunsanyaawo?

Read full chapter

“Your hands shaped(A) me and made me.
    Will you now turn and destroy me?(B)

Read full chapter

(A)Omutuukirivu n’omwonoonyi, omulungi n’omubi, omuyonjo n’omujama, abo abawaayo ssaddaaka n’abo abatagiwaayo bonna gye bagenda y’emu.

Nga bwe kiri eri omuntu omulungi,
    era bwe kiri n’eri omwonoonyi;
Nga bwe kiri eri abo abalayira,
    era bwe kiri n’eri abo abatya okulayira.

Read full chapter

All share a common destiny—the righteous and the wicked, the good and the bad,[a] the clean and the unclean, those who offer sacrifices and those who do not.

As it is with the good,
    so with the sinful;
as it is with those who take oaths,
    so with those who are afraid to take them.(A)

Read full chapter

Footnotes

  1. Ecclesiastes 9:2 Septuagint (Aquila), Vulgate and Syriac; Hebrew does not have and the bad.

(A)Bonna ekibalindiridde kimu; kano ke kabi akabeera wansi w’enjuba. Ate emitima gy’abantu mu bulamu buno giraluse gijjudde ebibi, bayaayaanira buli kimu; n’oluvannyuma ne bakka emagombe eri bannaabwe.

Read full chapter

This is the evil in everything that happens under the sun: The same destiny overtakes all.(A) The hearts of people, moreover, are full of evil and there is madness in their hearts while they live,(B) and afterward they join the dead.(C)

Read full chapter

(A)oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, nnina oluyombo naawe, era ndisowola ekitala kyange okuva mu kiraato kyakyo ne nzikiriza abatuukirivu n’abatali batuukirivu abali mu ggwe.

Read full chapter

and say to her: ‘This is what the Lord says: I am against you.(A) I will draw my sword(B) from its sheath and cut off from you both the righteous and the wicked.(C)

Read full chapter