Add parallel Print Page Options

15 (A)Bwe mba nga nsingibbwa omusango,
    zinsanze nze!
Newaakubadde nga sirina musango, sisobola kuyimusa mutwe gwange,
    kubanga nzijjudde obuswavu era mu kunyigirizibwa kwange, mwe nsaanikiddwa.

Read full chapter

(A)Kyokka bw’onoonoonya Katonda,
    ne weegayirira oyo Ayinzabyonna,

Read full chapter