Add parallel Print Page Options

11 (A)Ebiwundu by’abantu bange babijjanjaba nga tebafaayo,
    babikomya kungulu nga boogera nti,
    Mirembe, Mirembe, ate nga teri mirembe.

Read full chapter

10 (A)Abantu bano aboonoonyi abagaana okukwata ebigambo byange, abagoberera obujeemu bw’emitima gyabwe ne bagoberera bakatonda abalala okubaweereza n’okubasinza, bajja kuba ng’olukoba olwo olutaliiko kye lugasa.

Read full chapter

12 (A)Boogedde eby’obulimba ku Mukama ne bagamba nti,
    “Talina kyajja kukola,
tewali kabi kanaatugwako,
    era tetujja kulaba wadde kitala oba kyeya.

Read full chapter

10 (A)Aboonoonyi bonna mu bantu bange,
    balifa kitala,
abo bonna aboogera nti,
    ‘Akabi tekalitutuukako.’ ”

Read full chapter

11 (A)Abakulembeze be, balya enguzi ne basala omusango nga beekubiira,
    bakabona be, baggya ensimbi ku bantu balyoke bayigirize,
    ne bannabbi be, baagala okuwa obunnabbi nga bamaze kusasulwa.
Kyokka bajuliza Mukama nga boogera nti,
    Mukama tali naffe?
    Tewali kinaatutuukako.”

Read full chapter