Add parallel Print Page Options

10 (A)Ndyogera eri ani gwe ndirabula?
    Ani alimpuliriza?
Amatu gaabwe gagaddwa
    ne batasobola kuwulira.
Ekigambo kya Mukama kiri nga kyakusesa gye bali,
    tebakisanyukira n’akamu.

Read full chapter

33 (A)Banvaako ne bankuba amabega mu kifo ky’okuntunuulira; wadde nga nabayigiriza ne nkiddiŋŋana emirundi mingi naye tebaawuliriza wadde okufaayo eri okukangavvulwa.

Read full chapter