Add parallel Print Page Options

10 (A)Temukaabira kabaka afudde
    oba okumukungubagira,
wabula mukaabire nnyo oyo omuwaŋŋanguse,
    kubanga taliddayo kulaba nsi ye nate.

Read full chapter

10 Do not weep for the dead(A) king or mourn(B) his loss;
    rather, weep bitterly for him who is exiled,
because he will never return(C)
    nor see his native land again.

Read full chapter

15 (A)“Okweyongerayongera emivule emingi kikufuula kabaka?
    Kitaawo teyalina byakulya na byakunywa?
Yakola ebituufu eby’obwenkanya.
    Noolwekyo byonna
    byamugendera bulungi.
16 (B)Yalwanirira abaavu n’abali mu bwetaavu
    kale byonna ne bimugendera bulungi.
Ekyo si kye kitegeeza okummanya?”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter

15 “Does it make you a king
    to have more and more cedar?
Did not your father have food and drink?
    He did what was right and just,(A)
    so all went well(B) with him.
16 He defended the cause of the poor and needy,(C)
    and so all went well.
Is that not what it means to know(D) me?”
    declares the Lord.

Read full chapter