Add parallel Print Page Options

15 (A)Tobakkiriza kuŋŋamba nti,
    “Ekigambo kya Mukama kiri ludda wa?
    Ka kituukirire nno kaakano!”

Read full chapter

22 (A)“Omwana w’omuntu, makulu ki agali mu lugero olukwata ku nsi ya Isirayiri, olugamba nti, ‘Ennaku ziggwaayo naye teri kwolesebwa kutuukirira?’

Read full chapter

(A)nga bwe bagamba nti, “Eyasuubiza nti alijja, aluwa? Kubanga kasookedde bajjajjaffe bafa, ebintu byonna biri nga bwe byabanga okuva ensi lwe yatondebwa!”

Read full chapter