Add parallel Print Page Options

10 (A)Bazzeeyo mu butali butuukirivu bwa bajjajjaabwe abaagaana okugoberera ebigambo byange. Bagoberedde bakatonda abalala ne babaweereza. Ennyumba zombi eya Isirayiri n’eya Yuda zimenye endagaano gye nakola ne bajjajjaabwe.

Read full chapter

10 They have returned to the sins of their ancestors,(A) who refused to listen to my words.(B) They have followed other gods(C) to serve them.(D) Both Israel and Judah have broken the covenant(E) I made with their ancestors.

Read full chapter

47 (A)Tewakoma ku kugoberera ngeri zaabwe kyokka, n’okukoppa ebikolwa byabwe eby’ekivve, naye waayitawo ebbanga ttono engeri zo zonna ne zisukka ku zaabwe obubi. 48 (B)Nga bwe ndi omulamu, bw’ayogera Mukama Katonda, muganda wo Sodomu ne bawala be tebaatuuka ku ssa, ggwe ne bawala bo kwe mwatuuka.

49 (C)“ ‘Guno gwe musango muganda wo Sodomu gwe yazza: ye ne bawala be baali baamalala, nga baamululu abatafaayo, wadde okuyamba abaavu abaali mu bwetaavu. 50 (D)Baali baamalala, era baakola ebikolwa eby’ekivve mu maaso gange, kyennava mbaggyawo nga bwe nasiima. 51 (E)So ne Samaliya teyatuuka awo; wakola ebikolwa eby’ekivve okusinga ne bwe baakola, era n’oleetera baganda bo okulabika ng’abatuukirivu mu ebyo byonna by’okola.

Read full chapter

47 You not only followed their ways and copied their detestable practices, but in all your ways you soon became more depraved than they.(A) 48 As surely as I live, declares the Sovereign(B) Lord, your sister Sodom(C) and her daughters never did what you and your daughters have done.(D)

49 “‘Now this was the sin of your sister Sodom:(E) She and her daughters were arrogant,(F) overfed and unconcerned;(G) they did not help the poor and needy.(H) 50 They were haughty(I) and did detestable things before me. Therefore I did away with them as you have seen.(J) 51 Samaria did not commit half the sins you did. You have done more detestable things than they, and have made your sisters seem righteous by all these things you have done.(K)

Read full chapter

11 (A)“Naye baagaana okuwuliriza ne bakakanyaza emitima gyabwe ne baziba n’amatu gaabwe baleme okuwulira.

Read full chapter

11 “But they refused to pay attention; stubbornly(A) they turned their backs(B) and covered their ears.(C)

Read full chapter