Add parallel Print Page Options

14 (A)Mmanyi nga buli Katonda ky’akola kya lubeerera; tekyongerwako, era tewali kikijjibwako. Katonda yakikola bw’atyo, abantu balyoke bamutye.

Read full chapter

11 (A)Zisanze abakozi b’ebivve! Banaatuuka mu kuzikirira!
Balisasulibwa emikono gyabwe kye gikoze.

Read full chapter

40 (A)Kale, mugonderenga amateeka ge n’ebiragiro bye, bye nkulagira leero; olwo nno eby’obulamu bwo n’embeera yo biryoke bikugenderenga bulungi, ggwe n’ezzadde lyo eririddawo; bw’otyo olyoke owangaalenga ng’oli mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okubeeranga obutaka bwo obw’enkalakkalira.”

Read full chapter

26 (A)Olituusibwa ku ntaana yo nga wakaddiyira ddala,
    ng’eŋŋaano bwe tuukira mu kiseera kyayo.

Read full chapter

12 (A)Oyagala okuwangaala mu bulamu obulungi,
    okuba mu ssanyu emyaka emingi?

Read full chapter

20 (A)“Teriddayo kuba mu kyo mwana muwere
    anaaberawo ennaku obunaku,
    oba omusajja omukulu ataamalengayo myaka gye;
oyo alifiira ku myaka ekikumi
    alitwalibwa ng’omuvubuka obuvubuka.
Oyo atalituusa kikumi
    abalibwe ng’eyakolimirwa.

Read full chapter