Add parallel Print Page Options

14 (A)Muganzi wange ali ng’ekiganda eky’ebimuli ebya kofera[a]
    ebivudde mu nnimiro ez’emizabbibu ez’e Engedi.[b]

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:14 Kofera kimuli ky’akaloosa kalungi, era kikolebwamu obuwoowo.
  2. 1:14 Engedi nsulo y’amazzi esangibwa ku luuyi olw’obugwanjuba bw’Ennyanja ey’Omunnyo, era we luli wamerawo ebimera ebyakaloosa bingi.

(A)Baako ne gy’ontwala, yanguwa!
    Kabaka ansembezezza kumpi nnyo antutte mu bisenge bye.

Abemikwano

Tunaasanyuka ne tukujagulizaamu;
    era tunaatendereza okwagala kwo okusinga envinnyo.

Omwagalwa

Nga batuufu okukwegomba!

Read full chapter

Omwagalwa

16 (A)Zuukuka gwe empewo ey’obukiikakkono,
    naawe empewo ey’obukiikaddyo jjangu.[a]
Mukuntire ku nnimiro yange,
    akaloosa, kaayo akalungi kasaasaane wonna,
Muleke muganzi wange ajje mu nnimiro ye,
    alye ebibala byamu eby’omuwendo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 4:16 Empewo ey’obukiikakkono ereeta obunnyogovu era ereka ebibala biramu bulungi. Empewo ey’obukiikaddyo ereeta kibuguumirize, era eyengeza ebibala. Empewo ez’engeri zombi zireeta akawoowo akalungi mu nnimiro