Add parallel Print Page Options

11 (A)Nkola endagaano yange eno nammwe: tewaabengawo mataba gazikiriza bulamu bwonna, tewakyaddayo kubaawo mataba gasaanyaawo nsi.”

Read full chapter

(A)Era ndituukiriza endagaano yange naawe, n’ezzadde lyo mbeere Katonda wo era Katonda w’ezzadde lyo eririddawo. Endagaano eno teriggwaawo emirembe n’emirembe.

Read full chapter

13 oyo azaaliddwa mu nnyumba yo oba gw’oguze n’ensimbi zo okuva ku munnaggwanga anaakomolebwanga. Endagaano yange eteriggwaawo eneebanga mu mubiri gwo.

Read full chapter

19 (A)Katonda n’amugamba nti, “Nedda, naye Saala mukazi wo alikuzaalira omwana owoobulenzi, olimutuuma erinnya Isaaka. Ndinyweza endagaano yange naye okuba endagaano etaliggwaawo ku zadde lye eririddawo.

Read full chapter

13 (A)Oyo yalizimbira Erinnya lyange ennyumba, era ndinyweza entebe ye ey’obwakabaka bwe ennaku zonna.

Read full chapter

(A)Ennyumba yange tetuukiridde mu maaso ga Katonda?
    Teyalagaana nange endagaano ey’enkalakkalira,
    n’agiteekateeka era n’aginyweza mu buli nsonga?
Ekimulobera okumpa omukisa,
    n’okuddamu buli kye mmusaba, kiki?

Read full chapter