Add parallel Print Page Options

Yusufu Asanga Baganda be

(A)Mu kiseera ekyo Yusufu ye yali afuga Misiri; nga y’aguza abantu emmere. Awo baganda be ne bajja ne bamuvuunamira.

Read full chapter

Now Joseph was the governor of the land,(A) the person who sold grain to all its people.(B) So when Joseph’s brothers arrived, they bowed down to him with their faces to the ground.(C)

Read full chapter

(A)Awo Yusufu n’ajjukira ebirooto bye ku bo. N’abagamba nti, “Muli bakessi; muzze kuketta nsi yaffe mulabe bw’eri ennafu.”

Read full chapter

Then he remembered his dreams(A) about them and said to them, “You are spies!(B) You have come to see where our land is unprotected.”(C)

Read full chapter

Yusufu Alya ne Baganda be

26 (A)Yusufu bwe yakomawo eka ne bamuleetera ekirabo kye baalina ne bamuvuunamira.

Read full chapter

26 When Joseph came home,(A) they presented to him the gifts(B) they had brought into the house, and they bowed down before him to the ground.(C)

Read full chapter

28 (A)Ne bamuddamu nti, “Ssebo, kitaffe akyali mulamu era ali bulungi.” Ne bavuunama mu bukkakkamu.

Read full chapter

28 They replied, “Your servant our father(A) is still alive and well.” And they bowed down,(B) prostrating themselves before him.(C)

Read full chapter

Baganda ba Yusufu Bamuvuunamira

14 (A)Yusufu yali akyali mu nju, Yuda ne baganda be bwe baatuuka gy’ali, ne bagwa mu maaso ge ne bamuvuunamira.

Read full chapter

14 Joseph was still in the house(A) when Judah(B) and his brothers came in, and they threw themselves to the ground before him.(C)

Read full chapter

18 (A)Baganda be ne bagenda gy’ali ne beeyala mu maaso ge ne bagamba nti, “Laba, tuli baddu bo.”

Read full chapter

18 His brothers then came and threw themselves down before him.(A) “We are your slaves,”(B) they said.

Read full chapter