Add parallel Print Page Options

(A)N’azimba eyo ekyoto, n’akituuma Erubeeseeri. Kubanga eyo Katonda gye yamweragira bwe yadduka muganda we.

Read full chapter

There he built an altar,(A) and he called the place El Bethel,[a](B) because it was there that God revealed himself to him(C) when he was fleeing from his brother.(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 35:7 El Bethel means God of Bethel.

14 (A)Yakobo n’asimba empagi mu kifo Katonda mwe yayogerera naye, empagi ey’ejjinja; n’agiyiwako ekiweebwayo ekyokunywa, n’ayiwako n’amafuta.

Read full chapter

14 Jacob set up a stone pillar(A) at the place where God had talked with him, and he poured out a drink offering(B) on it; he also poured oil on it.(C)

Read full chapter

20 (A)Era Katonda Ali Waggulu Ennyo agulumizibwe
    agabudde abalabe bo mu mikono gyo.”

Awo Ibulaamu n’amuwa ekitundu eky’ekkumi ekya buli kimu.

Read full chapter

20 And praise be to God Most High,(A)
    who delivered your enemies into your hand.”

Then Abram gave him a tenth of everything.(B)

Read full chapter

Okununula Ebitundu Eby’ekkumi

30 (A)“Buli kitundu eky’ekkumi ekiva mu nsi, gamba ku mmere ey’empeke eva mu ttaka, oba ku bibala ebiva ku miti, kya Mukama Katonda, era kitukuvu eri Mukama Katonda.

Read full chapter

30 “‘A tithe(A) of everything from the land, whether grain from the soil or fruit from the trees, belongs to the Lord; it is holy(B) to the Lord.

Read full chapter