Add parallel Print Page Options

(A)Awo Laakeeri n’agamba nti, “Katonda ankoze bulungi, n’awulira eddoboozi lyange, n’ampa omwana owoobulenzi.” Kyeyava amutuuma Ddaani.

Read full chapter

Then Rachel said, “God has vindicated me;(A) he has listened to my plea and given me a son.”(B) Because of this she named him Dan.[a](C)

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 30:6 Dan here means he has vindicated.

15 (A)“Ensalo z’ensi eyo ziriba bwe ziti:

“Ku luuyi olw’Obukiikakkono, eriva ku Nnyanja Ennene ku mabbali g’ekkubo ery’e Kesulooni okutuuka awayingirirwa e Kamasi, ng’ogenda e Zedadi, 16 (B)Berosa, Sibulayimu ekiri ku nsalo wakati w’e Ddamasiko n’e Kamasi, okutuukira ddala e Kazerukattikoni ekiri ku nsalo y’e Kawulaani. 17 (C)Era ensalo eriva ku nnyanja okutuuka e Kazalenooni ekiri ku nsalo y’e Ddamasiko ey’Obukiikakkono, okuliraana Kamasi mu Bukiikakkono. Era eyo y’eriba ensalo ey’Obukiikakkono.

Read full chapter

15 “This is to be the boundary of the land:(A)

“On the north side it will run from the Mediterranean Sea(B) by the Hethlon road(C) past Lebo Hamath to Zedad, 16 Berothah[a](D) and Sibraim (which lies on the border between Damascus and Hamath),(E) as far as Hazer Hattikon, which is on the border of Hauran. 17 The boundary will extend from the sea to Hazar Enan,[b] along the northern border of Damascus, with the border of Hamath to the north. This will be the northern boundary.(F)

Read full chapter

Footnotes

  1. Ezekiel 47:16 See Septuagint and 48:1; Hebrew road to go into Zedad, 16 Hamath, Berothah.
  2. Ezekiel 47:17 Hebrew Enon, a variant of Enan

20 (A)Ku luuyi olw’ebugwanjuba, Ennyanja Ennene, ye Meditereeniya y’eriba ensalo okutuuka awayolekera awayingirirwa e Kamasi, era eyo y’eriba ensalo ey’Ebugwanjuba.

Read full chapter

20 “On the west side, the Mediterranean Sea will be the boundary to a point opposite Lebo Hamath.(A) This will be the western boundary.(B)

Read full chapter