Add parallel Print Page Options

11 (A)Leeya n’agamba nti, “Guno mukisa gwennyini!” Kwe kumutuuma Gaadi.

Read full chapter

15 (A)Ab’omu kika kya Gaadi ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali, be bano:

abaava mu Zefoni, lwe lunyiriri lw’Abazefoni;

abaava mu Kagi, lwe lunyiriri lw’Abakagi;

abaava mu Suni, lwe lunyiriri lw’Abasuni;

16 abaava mu Ozeni, lwe lunyiriri lw’Abaozeni;

abaava mu Eri, lwe lunyiriri lw’Abaeri;

17 abaava mu Alodi, lwe lunyiriri lw’Abaalodi;

abaava mu Aleri, lwe lunyiriri lw’Abaaleri.

18 (B)Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Gaadi. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ena mu ebikumi bitaano (40,500).

Read full chapter

Ab’omu kika kya Yuda omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

ab’omu kika kya Lewubeeni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

ab’omu kika kya Gaadi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

Read full chapter